Intro
Neera baby
Again and again and again and again
And again and again and again and again
And again and again and again
And again and again and again
Chorus X2
Tukikole neera
Neera neera neera neera neera neera
Verse 1
Nze bulilunaku njagala byakunkwana
Masanyu masanyu kwegonza kukwana kumpana nga
Ye gwe gw’ennina gwe amanyi ekiri munda
Nagula omutima gwakyuma silikusa
Bridge
Oyagala nenyongeza nakubiza owomukwano ogutalimu
Gussela guseela, guseela ah ahh
Nga bwetale muntandikwa, munyanjula, aka kiss naka breakfast in bed Nkagala, neera neera
Chorus X2
Verse 2
Buli lwesikulaba kwekuyomba, kwekulwana
Baby nawe ondaba nakukwasa ebyange byona
Nakwesiga dear sagala akutawana
Sagala osike, twesike tukole omukwano sikulwana
Bridge
Chorus X2
Verse 3
Shoo.., tukikole luneleela omukwano tegumenya mugongo
Ekikunyiga kinyiga twekwatako tuli balongo oh ohh
Buli bwonkwata ko nenkukwata ko obulamu bwebutambulira
Njagala ku repeatinga ka cinema koona
X2