Singer Eddy Kenzo has once again in a long statement called upon all fellow Ugandan artiste to work together rather than beef each other. The singer also hit at his long time haters who have always worked towards his downfall and asked them to reform and realize success cannot be achieved with hate but rather with love and cooperation.
In a long facebook post, he wrote:
“Kawanvu naye mukasome please. God bless you.
kankawandike muluganda ba neighbor temubabusa kafe kamunju.
Banange mujukira jebuvuddeko nga abantu banji banzalawa ku radio neku Facebook zabwe!!
Abantu abo bali bagezi nyo kubanga bali bakirabye nti records nkoze nyinji mukasera akatono enyo.
Era mujukira gulawo zi campaign nga nga olwo bavuma buli luyimba lwendeta nga bayita mumikwano jabwe nebabakozesa okunfisa nga bayita ku Facebook. Newalala
Olwo bali balabye ono omwana jaraga walabika wala nyo ekyo kyali kitufu kubanga akaliba akendo???? Awo munanziramu olugero mulumanyi.
Esawa yalero abantu abamu bakyanfisa nga era mubamanyi mubawurira eyo kubanga ensonyi bazifura obusungu.
Naye ate tebakyali too much nga luli kati bogera mubukukulu.
Kale nolwekyo, bwembagamba nti God is the greatest.
Mbadde nsaba buli akiliza nti mukama wamanyi odemu amen.
Olwensonga nti abantu abo benyini abatali basanyu olwekyo kyendi today. Ate mukama mulungi nyo banange kubali mukulwana enyo balabe nabo nga bakola byenkoze, oba okusinga awo. Nsaba mukama abawe kyebagala for God and my country. Era life yabwe ekyuke. Okubera international artist kintu kilungi nyo kiyamba abantu banginyo around the artist mpozi nensi artist mwaba ava nga bwemulaba kati at least uganda bajimanyi mubulungi si nga luli because yagoba abazungu kati uganda eyogerwako buli wamu in a good way thankful to God. Ladies and gentlemen ensi yafe musically etandise okubamu competition eyadala nga bweyina okuba so singa luli kwevuma, kulwana, kwewana, kati kola bukozi kuba nebwoyogera otya nga weyita amanya agakanga, ewaka bajakutya naye international industry tebimanyi ebyo!!.bagala work, so ekitibwa netendo bidire mukama katonda ow’ekisa.
Kubanga abantu ababadde banwanyisa ngwe mangu kati work wabwe egenda avayo okusinga gwebaze bakola songa abamu baludewo ebanga ddene nyo. And its never too late. In God’s name.
Ani yali amanyi Ugandan music industry erikyukira ku mulembe gwa musuuza eyamala emyaka ku street nga tayina yadde amuwa ekyu okulya, music wa uganda akyuse videos zikyuse, uganda egenda mumaso.
Bantu bangi they miss understand me in so many ways naye mukama ajagenda abalaga ekitufu because ye amalira ku side ntufu.
Nabwetutyo mbadde nsaba Bana Uganda tolongose emitima jafe tube clear twagale banafe tweyambe uganda ekuliredala our generation will be remembered trust me. I told you so manyi developments a coming like traceTV east. nze najisaba ngaba kiyinza okutuyamba as east africans twetaga ekituga awamu.
international media ewafe zibadde zinyomawo naye ku record jenkoze munsi nabo tebakirabanga, neyiyiza nyo okutuka wano wendi nga nkozesa creativity kubanga mbadde sirina sente zikola professional videos naye kati kisoboka . Nfunye recognition wantu wangi okugeza.
I was nominated in Kora awards and I won the gold certificate ensonga ya Ebola 2014 tezabawo batuwa certificate zoka. I was nominated for channel o music awards.
Was nominated in reggae and world music awards USA.
I won new african artist the year 2014 in Australia movie and music awards.
I also won best east African artist in kunde awards Bukina faso. 2014/2015
I’m a nominee in African 2015 in congo as revelation artist africa.
Ladies and gentlemen I’m a nominee in (CBA) black Canadian awards in Canada as international act africa. Don’t forget to vote please.
Abantu a banvuma nga bona nakati abakyanyize nabasonyiwa kubanga tebakimanyi kyenkola era nsaba mukama abawe kyebetaga bambi.
Era nkyatoba nga omusajja okulaba nga life yange ne family yange tedamu kuba miserable.
Esawa eno nasobola okugulayo enyumba seguku. era nga nsaba mukama Ansobozese ngule newalala nsobole okuzimba house of my dreams naye so far siwabi alhamidulilah mungu munene nyo abanwasa tebakyasobola kunsuza ku street enymore. Bantu bangi banvumye nga muwurira songa sirina kyenabakola wabula nange nerwanako mbewo nga omuntu omulala. Abampagira mukama Abadizewo thank you. Share my story with yo friends and tell a friend to tell a friend that we are one. Lets work together as a nation, God and our country.”