Browse by artist name: A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #

Naira Ali - Okikola Otya Lyrics

naira 3

Artist: Naira Ali

Album:

Genre: R&B

Share Lyrics:

Chorus
Ob’okikola otya? Engeri gyompana
Okikola otya? Engeri gyonjagala
Ob’okikola otya? Engeri gyompana
Okikola otya?
Okikola otya beibe
Okikola otya?
Okikola otya beibe

Verse 1

Hmmm mwana wattu wasuuka kubiwooma
Olinga mubiisi gwa njuki
Wanunga wafuka nakilwadde
Buli kadde mbanyumya gwe
Otukula ny’osusse linga kalala
Nze onyumirwa ny’ontutte, kaba walala
Hmmm obakuba Mulevi singa tunywa babiri
Obakuba muyayye singa tubba babiri
I love the way you do the things you do
I love the way you do the things you do

Chorus

Verse 2
Bwokikol’era nsolobezze
Manya bwokikola ndya mpomerwa
Okilako sweet omumpya
Ondaka silisa nga muwere
Laba ondigiza nga mugye..
Ondigiza nga mugye..
Hmmm obakuba Mulevi singa tunywa babiri
Obakuba muyayye singa tubba babiri

Chorus

Verse 3
Otukula ny’osusse linga kalala
Nze onyumirwa ny’ontutte, kaba walala
Laba ondigiza nga mugye..
Ondigiza nga mugye..

Chorus

Outro
Don’t stop don’t stop just do it again
Just do do do do it (Ob’okikola otya)
Just do do do do it (Baby ob’okikola otya gwe)