Browse by artist name: A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #

Otrix - Obadde Ki Lyrics

Artist: Otrix

Album:

Genre: Hip Hop

Share Lyrics:

Intro
Lego (Twookya)
Lego uhh Too Badi
Twookya (Otulikisi)
Twookya (Otulikisi)
Twookya (Otulikisi)
Nessim pan production

Verse1
Gwe neighbour obadde ki? (Wangi)
Mukyala wange nga omweyogerezako
Omufuna nze nayita mubiwonko
So u better watch out ojakufuna nako
Otafiire obaade ki, ekiwalata ssebo ndaba kikutwala
Kola nga nze ofune kudagala
Vaku Don omutwe gwe teguswala
Abasajja oba naffe twabakyi?
Oli mufumba oli kumagulu ga house gal
Nze ngamba oba oluusi kiba na kitambo
Naye nedda kunonya balongo.

Chorus X2
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh
Mbu nze kano tekankolera, Obadde ki?
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh
Ata nyumidwa kano akayimba, Obadde ki?

Verse 2
Eeh
Nambooze gwe wabaaki?
buli kaseera gwe osala zi cut
Oba e Mukono bagana yo zi dread
Abantu b’emukono oba mwabaaki?
Baby galo gwe wabaaki?
Buli lwenkwata ku hips (Obaade ki?)
Simanyi nawe ozambala bwambazi
Nanti Kampala yaba kabiina ne hips
Nanfuuka gwe wabaaki?
Enyonta enziita onyiimye amazzi (Mbwa gwe)
Wekaaza wefuude olwazi
Obaade ki nze mpa amazzi, Ha!

Chorus X2

Verse 3
Esawa yakiboko
Bobi Wine obadde ki? (Kwata)
Simanyi bikubye ondaba mu babiri (Kwata)
Bebe Cool gwe wabaaki? (Kwata)
Bivulu okubye binji kati embaga yaddi? (Kwata)
Chameleone gwe wabakyi?
Okikola otya okubeera mu ba best? (Kwata)
Radio and Weasel mwabaaki?
Nebuuza lwaki temuva ku zi award
Eddy Kenzo gwe wabakyi?
Omanyi oluzungu naye oyogera lu dutch
Eh gwe obadde ki? (Kwata)
Eh gwe obadde ki
Nanti yenze
Otulikisi

Bridge

Ohhhhh eeh ohhhhhhhh
Mbu nze kano tekankolera
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh
Obadde ki?

Ohhhhh eeh ohhhhhhhh,
Mbu nze kano tekankolera (Obadde ki?)
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh
Ata nyumidwa kano akayimba (Obadde ki?)
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh, kakuwomere
Mbu nze kano tekankolera, kakuwomere
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh
Ata nyumidwa kano akayimba, kakuwomere
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh uh uh Otulikisi
Mbu nze kano tekankolera, kakuwomere
Ohhhhh eeh ohhhhhhhh
Ata nyumidwa kano akayimba (Obadde ki?)

Outro

Mbu
kati kankolera (Nange kankoleera)
kati kankolera (Noli kamukolera)
Nange kankolera (Nange kankolera)
Nange kankolera (Noli kamukolera)
Kati kankolera (Wuulira bakadigida)
Kati kankolera (Nange kankolera)
kati kankolera (Noli kamukolera)
Kankolera kankolera kankolera
Ehh Agayaye.