Browse by artist name: A B C D E F G H I J K L M N O P Q R S T U V W X Y Z #

Nince Henry - Nyongeza Lyrics

Nince Henry

Artist: Nince Henry

Album:

Genre: R&B

Share Lyrics:

Chorus:

Nyongeza Nyongeza.. oohhh

Love temenya mugongo…

Nyongela Nyongela.. oohh

Nawe topima mubwendo

 Verse: 1

Nze mazima nali nagaana eby’okwegayilila gwolaba..

Nakulemelako nabulwa n’okufuna kutulo lwabintubyo.. omuntu gwenasaba enumber nefuka enumber wuyo kinamba..

Nga ate bulyomu mugamba, Kumutala kuno paka muluka mulamba.. Bugubugu teguba muliro naye nawe onseelanyo n’omutima negunuma.. gwebuli kakonge akako okukafunakoko nyabo Omala kunumya opima bupimi kadozi kadozi katono katono kadozi kadozi, onsunila sunilako ka piece ka piece yongezako..

Chorus X2

Verse: 2

Gwe muntu gwenina kumutwe ne kumutima kuno kuno ela gwe gwenyambala.. Kalove kafe tukabaage tukalye mukyomo bwogukwata nganze nsala..

Abawolopoka ebitalina mikono namagulu baleke abo bebanakampala

Bantu babyanfuna atalina tebamwogerako.. bebo nyabo

Baba n’olugezigezi olumuyisa watundila ayimbe eno..

Bebo abanyumya agaboozi nebakola ne loss kwebatatade yade kikumi

Nkwagala byampeta nze ate oba onzita nyabo nsusuta.. nkwongela nenyota awo nyweza tota.. tota tota!! Yongeza Yongezako

Chorus X2

Verse: 3

Kati jetulaga tukilako nawolovu muto bwaba asala olugudo tamanya naye..

Yesiga mukama alabila bulabizi awo nga naye aluwunzise, Abawolopoka ebitalina mikono namitwe bajakuba bulunji baveko

Manya Abo nabo babaamu nabo ela ngabalyawo bwebatyo

Kalove kafe tukakwate mpola, tukabaage tukalye mukyomo, nga okakwata eno nganze nsala.. manya byetutalina kati nkumu.. kamu kamu guba muganda nyabo

Nebyewali tosubila nga ofuna..

Okuva munsingo nemulubuto, kumutwe paka nemukiwato, maama wabana bange nyabo..

Eehh byetutalina kati nkumu.. kamu kamu guba muganda nyabo nebyewali tosubila ngankola… Kalove kafe tukakwate mpola, tukabaage tukalye mukyomo, nga okakwata eno nganze nsala.. nsala nsala

Yongeza!! yongeza!

 

Chorus X2